Leviticus 14:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
alagiranga n'amayinja agakwatiddwa ne gakoonebwamu, ne gasuulibwa ebweru w'ekibuga mu kifo ekitali kirongoofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale, anaalagiranga ne basokoola mu bisenge amayinja gonna agaliko obulwadde ne bagasuula ebweru w’ekibuga mu kifo ekitali kirongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kabona anaalagiranga okuggyamu amayinja agaliko endwadde, n'okugasuula mu kifo ekitali kirongoofu ebweru w'ekibuga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
anaalagiranga okuggyamu amayinja agaliko endwadde, n'okugasuula ebweru w'ekibuga mu kifo awasuulibwa ebitali birongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale kabona anaalagiranga okuggyamu amayinja agaliko endwadde, n'okugasuula mu kifo ekitali kirongoofu ebweru w'ekibuga:

Recommended Reading