Leviticus 14:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate oli anaabanga asuzeemu oba n'abaako ky'aliiriddemu, ayozanga engoye ze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’omuntu yenna anaasulanga mu nnyumba eyo oba anaaliirangamu, anaayozanga engoye ze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era buli anaasulanga mu nnyumba eyo anaayozanga engoye ze; n'oyo anaaliiranga mu nnyumba eyo anaayozanga engoye ze.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli anaasulanga mu nnyumba eyo oba buli anaaliirangamu, anaayozanga ebyambalo bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era buli anaasulanga mu nnyumba eyo anaayozanga engoye ze; n'oyo anaaliiranga mu nnyumba eyo anaayozanga engoye ze.