Leviticus 14:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emu ku nnyonyi alagiranga n'ettirwa mu kibya eky'ebbumba mu mazzi ag'oku luzzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabona anaalagiranga okuttira emu ku nnyonyi ziri ebbiri waggulu w’amazzi amalungi agali mu luggyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabona anaalagiranga okuttira emu ku nnyonyi ezo mu kintu eky'ebbumba, omuli amazzi agavudde mu nsulo ezikulukuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabona anaalagiranga okuttira ekimu ku binyonyi ebyo mu kibya eky'ebbumba, omuli amazzi agavudde mu nsulo ezikulukuta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo kabona anaalagiranga okuttako emu ku nnyonyi mu kintu ky'ebbumba ku mazzi agakulukuta: