Leviticus 14:57 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okusobola okumanya nti ekintu kirongoofu oba si kirongoofu. Lino lye tteeka ku bigenge ne ku bukuku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okusinziirako okutegeera obanga ekintu kirongoofu oba si kirongoofu. Ago ge mateeka ku bigenge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okwawulanga ekitali kirongoofu, n'ekirongoofu; eryo lye tteeka ly'ebigenge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ge ganaagobererwanga okusalawo ku birongoofu, ne ku bitali birongoofu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okuyigirizanga bwe kinaabanga ekitali kirongoofu, era bwe kinaabanga ekirongoofu: eryo lye tteeka ly'ebigenge.