Leviticus 18:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Teweebakanga ne mwannyina kitaawo, kubanga ono wa luganda ne kitaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Teweebakanga na mwannyina wa kitaawo n’okola naye ebyensonyi; oyo ne kitaawo ba musaayi gwe gumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na senga wo, kubanga oyo mwannyina kitaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweebakanga na ssenga wo, kubanga mwannyina kitaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobikkulanga ku nsonyi za ssenga wo: oyo wa buko ne kitaawo.