Leviticus 18:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Teweebakanga ne muganda wa nnyoko, kubanga ono wa luganda ne nnyoko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Teweebakanga na muwala bwe bazaalibwa ne nnyoko n’okola naye ebyensonyi; kubanga oyo ne nnyoko ba musaayi gwe gumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na muganda wa nnyoko, kubanga oyo naye nnyoko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweebakanga na nnyoko omuto, kubanga muganda wa nnyoko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobikkulanga ku nsonyi za muganda wa nnyoko: oyo wa buko ne nnyoko.