Leviticus 18:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Toweebuulanga kitaawo omuto nga weebaka ne mukazi we; tomusembereranga, kubanga ono nnyoko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Toweebuulanga muganda wa kitaawo, ng’olaga eri mukazi we weebake naye mukole ebyensonyi; oyo maama wo omuto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na mukazi wa kitaawo omuto. Oyo naye nnyoko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweebakanga na muka kitaawo omuto. Oyo naye aba nnyoko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobikkulanga ku nsonyi za muganda wa kitaawo, tosembereranga mukazi we: oyo ssenga wo.