Leviticus 18:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Teweebakanga ne mukaamwana, kubanga ono muka mutabani wo; teweebakanga naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Teweebakanga na muka mutabani wo ne mukola ebyensonyi; kubanga oyo ye mukyala wa mutabani wo; tomuleeteranga bya buswavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na muka mwana wo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweebakanga na muka mwana wo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobikkulanga ku nsonyi za muka mwana wo: oyo muka mutabani wo; tobikkulanga ku nsonyi ze.