Leviticus 18:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Teweebakanga ne mulamu wo, kubanga kino kiweebuula muganda wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Teweebakanga na muka muganda wo ne mukola ebyensonyi, kubanga ekyo kinaaleeteranga muganda wo obuswavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na muka muganda wo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era teweebakanga na muka muganda wo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobikkulanga ku nsonyi za muka muganda wo: ze nsonyi za muganda wo.