Leviticus 18:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yogera eri Abayisirayeli obagambe nti: ‘Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tegeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yogera n'abaana ba Isiraeri, obagambe nti Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yogera n'Abayisirayeli obagambe nti Nze Mukama, Katonda wammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogera n'abaana ba Isiraeri, obagambe nti Nze Mukama Katonda wammwe.