Leviticus 18:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Toyendanga ne muka munno, ne weeyonoona naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Teweebakanga na mukyala wa munnansi yammwe okumukolako ebyensonyi, n’akuleetera obutali bulongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na muka muliraanwa wo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweebakanga na muka musajja. Ekyo kikufuula atali mulongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So tosulanga na muka muliraanwa wo, okweyonoona naye.