Leviticus 18:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Teweebakanga n'omusajja nga bwe wandyebase n'omukazi; ekyo kyenyinyalwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Teweebakanga na musajja nga bwe wandyebase n’omukazi, ekyo kibi ekikyayibwa ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweegattanga na musajja nga bwe begatta n'abakazi, ekyo kya muzizo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweebakenga na musajja munno nga bwe beebaka n'abakazi. Ekyo kyenyinyalwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tosulanga na basajja, nga bwe basula n'abakazi: ekyo kya muzizo.