Leviticus 19:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Togendanga ng'okonjera mu bantu bo; tossanga bulamu bwa munno mu kabi. Nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Togendanga ng’osaasaanya eŋŋambo mu banno. “Tokolanga kintu kyonna ku munno ekiyinza okumuleetera okufiirwa obulamu bwe. Nze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobanga wa lugambo mu bantu bo, so tewekobanaanga kukola kabi ku muliraanwa wo: Nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toosaasaanyenga ŋŋambo mu bantu bo, era tooteekenga mu kabi bulamu bwa muntu munno. Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobanga wa nnimi ng'otambulatambula mu bantu bo; so toyimiriranga kulumba musaayi gwa muliraanwa wo: nze Mukama.