Leviticus 19:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yogera eri ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli obagambe nti: ‘Mubeere batukuvu, kubanga nange Omukama Katonda wammwe ndi mutukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ategeeze ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri abagambe nti, “Mubeerenga batukuvu, kubanga nze Mukama Katonda wammwe ndi mutukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yogera n'ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri, obagambe nti, Munaabanga batukuvu; kubanga Nze Mukama Katonda wammwe ndi mutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ayogere n'ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli, abagambe nti: “Mubenga batuukirivu, kubanga nze Mukama Katonda wammwe ndi mutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogera n'ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri, obagambe nti Munaabanga batukuvu: kubanga nze Mukama Katonda wammwe ndi mutukuvu.