Leviticus 19:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Temulyanga nnyama ng'ekyalimu omusaayi. Temukolanga bya bulaguzi wadde okuloga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tolyanga nnyama yonna nga teweddeemu musaayi; “so tokolanga bya ddogo wadde eby’okulagula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Temulyanga nnyama yonna ng'ekyalimu omusaayi, so temuloganga era temulagulanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Temuulyenga nnyama ng'ekyalimu omusaayi. Temuukolenga bya bulogo, wadde eby'okulagulwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temulyanga kintu kyonna wamu n'omusaayi, so temuwanga ddogo, so temulagulanga.