Leviticus 19:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga mukungubaga temwesalaasalanga emibiri; temweyolangako bifaananyi ku lususu. Nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Toweesalanga misale ku mubiri gwo olw’okujjukira abaafa oba okwesalako enjola. Nze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwesalanga misale ku mibiri gyammwe olw'abafu, wadde okweyolako enjola olw'okwewoomya: Nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuusalenga misale ku mibiri gyammwe okukungubagira abafu, wadde okweyolako enjola olw'okwewoomya. Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temwesalanga ku mubiri gwammwe olw'abafu, so temwesalangako bya buyonjo byonna: nze Mukama.