Leviticus 19:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Buli omu mu mmwe atyenga nnyina ne kitaawe. Sabbaato zange muzitukuzenga. Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Buli omu mu mmwe assengamu nnyina ne kitaawe ekitiibwa; era mukuumenga Ssabbiiti zange. Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu assengamu ekitiibwa kitaawe ne nnyina; Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli omu mu mmwe assengamu kitaawe ne nnyina ekitiibwa, era akuumenga Sabbaato nga bwe nalagira. Nze Mukama Katonda wammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mutyenga buli muntu nnyina ne kitaawe, era mwekuumenga ssabbiiti zange: nze Mukama Katonda wammwe.