Leviticus 19:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Sabbaato zange muzikuzanga: ekifo kyange ekitukuvu mukityenga. Nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mukuumanga Ssabbiiti zange era mussangamu ekitiibwa ekifo kyange ekitukuvu. Nze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwekuumenga Ssabbiiti zange, era mussengamu ekitiibwa ekifo kyange ekitukuvu: Nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukuumenga Sabbaato, era mussengamu ekitiibwa Ekifo kyange Ekitukuvu. Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwekuumenga ssabbiiti zange, era mutyenga awatukuvu wange: nze Mukama.