Leviticus 19:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Omugwira bw'abeeranga naawe mu nsi, tomuyisanga bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omugwira bw’abeeranga omutuuze mu nsi yammwe, temumuyisanga bubi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era munnaggwanga bw'anaatuulanga nammwe mu nsi yammwe, temumukolanga bubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abagwira ababeera nammwe mu nsi yammwe temuubayisenga bubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omugenyi bw'anaatuulanga naawe mu nsi yammwe, temumukolanga bubi.