Leviticus 20:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Mukwatanga amateeka gange era mugatuusanga. Nze Mukama abatukuza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukwatenga amateeka gange, mugagobererenga. Nze Mukama abatukuza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mwekuumenga amateeka gange, mugakwatenga; Nze Mukama abatukuza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukuumenga amateeka gange, kubanga nze Mukama abafuula abatukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mwekuumenga amateeka gange, mugakolenga: nze Mukama abatukuza.