Leviticus 21:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bw'atyo n'ataweebuula lulyo lwe, kubanga nze Mukama amutukuza.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
aleme okuleetera ezzadde lye obutali bulongoofu wakati mu bantu be. Kubanga Nze Mukama Katonda amutukuza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So tavumisanga zzadde lye mu bantu be; kubanga nze ndi Mukama amutukuza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
aleme kuvumaganya baana be mu bantu be, kubanga nze Mukama amutukuza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So tavumisanga zzadde lye mu bantu be: kubanga nze ndi Mukama amutukuza.