Leviticus 21:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Aroni nti: “ ‘Mu batabani bo, mu mazadde gaabwe gonna, aliko enkeka yonna tasemberanga okuweereza Katonda ekyokulya kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tegeeza Alooni nti mu zadde lye, okuyita mu mirembe gyonna, bwe munaabangamu omuntu aliko akamogo ku mubiri gwe taasemberenga kuwaayo emmere ya Katonda we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gamba Alooni nti, “Buli muntu yenna ow'oku zzadde lyo mu mirembe gyabwe gyonna anaabangako obulema, tasemberanga okuwaayo ekiweebwayo eky'omugaati gwa Katonda we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ategeeze Arooni nti: “Buli wa mu zzadde lyo mu mirembe gyonna anaabangako akamogo, taasemberenga okuwaayo ekitone eky'ebyokulya ekya Katonda we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gamba Alooni nti Buli muntu yenna ow'oku zzadde lyo mu mirembe gyabwe gyonna anaabangako obulema, tasemberanga okuwaayo omugaati gwa Katonda we.