Leviticus 21:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula beppo ab'oluganda olw'okumpi, nga nnyina, kitaawe, mutabani we, muwala we, muganda we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wabula ng’amulinako oluganda olw’okumpi. Gamba nga nnyina, oba kitaawe, oba mutabani we, oba muwala we, oba muganda we,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuggyako abo abamuli okumpi mu luganda: nnyina ne kitaawe, mutabani we ne muwala we, ne muganda we,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okuggyako abo abamuli okumpi mu luganda: nnyina ne kitaawe, mutabani we ne muwala we, ne muganda we,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
wabula olwa baganda be, abamuli okumpi mu luganda, nnyina ne kitaawe ne mutabani we ne muwala we ne muganda we;