Leviticus 21:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo Musa yabigamba Aroni ne batabani be n'Abayisirayeli bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Musa n’ategeeza Alooni ne batabani be, awamu n’abaana bonna aba Isirayiri ebigambo ebyo byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'agamba Alooni ne batabani be, ne Isiraeri yenna ebigambo ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'ategeeza Arooni ne batabani be n'Abayisirayeli bonna bw'atyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa n'agamba Alooni bw'atyo ne batabani be n'abaana bonna aba Isiraeri.