Leviticus 21:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Bakabona tebamwanga mitwe gyabwe wadde okukomoolerera ebirevu byabwe; tebeesalaasalanga mibiri gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabona tebamwangako nviiri ku mitwe gyabwe, wadde okumwako ebirevu byabwe, oba okusala emisale ku mibiri gyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebeesalanga kiwalaata, wadde okukomola ekirevu, n'okwesala emisale ku mibiri gyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bakabona tebaamwengako nviiri ku mitwe gyabwe, wadde okukomola ku birevu byabwe, era tebaasalenga misale ku mibiri gyabwe okulaga nti banakuwadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tebamwanga kiwalaata ku mutwe gwabwe, so tebamwanga nsonda za kirevu kyabwe, so tebeesalanga n'akatono ku mubiri gwabwe.