Leviticus 22:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwala wa kabona afumbiddwa omusajja owa bulijjo, talyanga ku bitambiro ebitukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwana owoobuwala owa kabona bw’anaafumbirwanga omusajja atali kabona, talyenga ku biweebwayo ebyo ebitukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era muwala wa kabona bw'anaafumbirwanga omusajja atali mu lulyo lwa bakabona, talyanga ku kiweebwayo ekisitulibwa ku bintu ebitukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwala wa kabona bw'anaafumbirwanga omusajja atali kabona, taalyenga ku bitone ebitukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era muwala wa kabona bw'anaafumbirwanga omugenyi, talyanga ku kiweebwayo ekisitulibwa ku bintu ebitukuvu.