Leviticus 22:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona tebajaajaamyanga ebitukuvu Abayisirayeli bye bawongera Omukama
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabona tebavumisanga bintu bitukuvu abaana ba Isirayiri bye banaawangayo eri Mukama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona tebavumisanga bintu bitukuvu abaana ba Isiraeri, bye bawaayo eri Mukama;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabona taajaajaamyenga bitukuvu, Abayisirayeli bye bawaayo eri Mukama,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So tebavumisanga bintu bitukuvu bya baana ba Isiraeri, bye bawaayo eri Mukama;