Leviticus 22:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ente oba endiga tettirwanga ku lunaku lumu n'omwana gwayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ente oba endiga temugittanga na mwana gwayo ku lunaku lwe lumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temuttanga ente oba endiga, n'omwana gwayo, byombi ku lunaku olumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuttenga nte, oba ndiga n'omwana gwayo ku lunaku lumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bw'eba ente oba ndiga, temugittanga yo n'omwana waayo byombi ku lunaku lumu.