Leviticus 22:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kiriirwangawo ku olwo; temulekangawo kantu okutuusa enkeera. Nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kinaalibwanga ku lunaku olwo lwennyini, temukifissangawo n’akatono okutuusa enkeera. Nze Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eneeriibwanga ku lunaku olwo; temugirekangawo okutuusa enkya: Nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukiryenga ku lunaku olwo lwennyini. Temuukirekengawo okutuusa enkeera. Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eneeriirwanga ku lunaku olwo; temugisigazangako okutuusa enkya: nze Mukama.

Recommended Reading