Leviticus 22:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enjuba ng'emaze okugwa olwo anaabanga alongoose, olwo ayinza okulya ku biwonge ebitukuvu, kubanga ebyo mmere ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enjuba bw’eneebanga egudde anaabeeranga mulongoofu; n’oluvannyuma anaalyanga ku biweebwayo ebitukuvu ebyo, kubanga ye mmere ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo enjuba ng'egudde, anaabanga mulongoofu; oluvannyuma anaalyanga ku bintu ebitukuvu, kubanga ebyo y'emmere ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enjuba ng'egudde, anaabeeranga mulongoofu. Olwo anaayinzanga okulya ku bintu ebitukuvu, kubanga ebyo ye mmere ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo enjuba ng'egudde, anaabanga mulongoofu; oluvannyuma anaalyanga ku bintu ebitukuvu, kubanga gwe mugaati gwe.