Leviticus 23:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'oyo akolanga omulimu gwonna ku lunaku olwo lwennyini ndimuzikiriza mu bantu be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era buli muntu anaakolanga omulimu ku lunaku olwo ndimuggya mu banne ne mmuzikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era buli muntu anaakolanga omulimu gwonna ku lunaku olwo; n'amuboolanga n'aggyibwa mu bantu be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era buli anaakolanga omulimu ku olwo, nnaamuboolanga n'aggyibwa mu bantu be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era buli bulamu bwonna obunaakolanga omulimu gwonna ku lunaku olwo, obulamu obwo naabuzikirizanga mu bantu be.