Leviticus 23:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Kale nno zino ze mbaga z'Omukama entukuvu eziragiddwa, lwe munaayitanga enkuŋŋaana entukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Zino ze mbaga Mukama Katonda ze yeerondera okunaakubirwanga enkuŋŋaana entukuvu ze munaalangiriranga mu ntuuko zaazo:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Zino ze mbaga ennonde eza Mukama, okunaabeeranga okukuŋŋaana okutukuvu, ze munaalangiranga mu ntuuko zaazo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Zino ze nnaku enkulu eza Mukama ze munaalangiriranga mu biseera byazo ebituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zino ze mbaga endagire eza Mukama, kwe kukuŋŋaana okutukuvu, ze munaalangiranga mu ntuuko zaazo endagire.