Leviticus 23:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musulanga mu nsiisira okumala ennaku musanvu. Buli yenna omuzaaliranwa mu Yisirayeli asulanga mu nsiisira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munaasulanga mu busiisira okumala ennaku musanvu. Abo bonna abazaaliranwa ab’omu Isirayiri banaasulanga mu busiisira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaisiraeri bonna banaabeeranga mu nsiisira okumala ennaku musanvu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli bonna banaabeeranga mu nsiisira okumala ennaku musanvu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munaamalanga ennaku musanvu mu nsiisira: enzaalwa bonna ab'omu Isiraeri banaatuulanga mu nsiisira: