Leviticus 24:11 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani w'omukazi Omuyisirayeli n'avuma erinnya ly'Omukama, n'alivumirira. Ne bamuleeta ewa Musa; erinnya lya nnyina nga ye Selomiti, muwala wa Diburi, ow'ekika kya Daani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani w’omukazi Omuyisirayiri n’avvoola Erinnya lya Mukama, era n’akolima. Ne bamuleeta eri Musa. Nnyina ye yali Seromisi, muwala wa Dibuli ow’omu kika kya Ddaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mutabani w'omukazi Omuisiraeri n'avvoola Erinnya lya Mukama n'akolima; ne bamuleetera Musa. Nnyina nga ayitibwa Seromisi, muwala wa Dibuli, ow'omu kika kya Ddaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mutabani w'omukazi Omuisiraeri n'avvoola Erinnya n'akolima; ne bamuleetera Musa. Ne nnyina erinnya lye Seromisi, muwala wa Dibuli, ow'omu kika kya Ddaani.