Leviticus 24:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ogambe Abayisirayeli nti: ‘Omuntu alivumirira Katonda we, anaabanga n'omusango.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tegeeza abaana ba Isirayiri nti omuntu yenna anaakolimiranga Katonda we anaabanga n’obuvunaanyizibwa olw’ekibi ekyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era onoogamba abaana ba Isiraeri nti buli anaakolimiranga Katonda we, anaabangako ekibi kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era tegeeza Abayisirayeli nti buli anaakolimiranga Katonda we, anaavunaanibwanga olw'ekibi kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era onoogamba abaana ba Isiraeri nti Buli anaakolimiranga Katonda we anaabangako ekibi kye.