Leviticus 24:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mubeeranga n'etteeka lye limu ku muzaaliranwa ne ku mugwira. Nze Mukama Katonda wammwe.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Etteeka lye limu lye linaafuganga omugwira era n’Omuyisirayiri. Nze Mukama Katonda wammwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munaabanga n'etteeka limu eri munnaggwanga era n'enzaalwa: kubanga nze Mukama Katonda wammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Etteeka lino linaabatwalirangamu mwenna, Abayisirayeli n'abagwira abali mu mmwe, kubanga nze Mukama Katonda wammwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munaabanga n'etteeka limu eri omugenyi era n'enzaalwa: kubanga nze Mukama Katonda wammwe.