Leviticus 25:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga kino kijaguzo kyammwe, mwaka gwammwe mutukuvu. Mulye ebyo byokka ennimiro bye zibaza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ekiseera ekyo kya kujaguza kya Jjubiri era kinaabanga kitukuvu gye muli; mulyenga ebyo byokka bye munaggyanga mu nnimiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga jjubiri; gunaabanga mutukuvu gye muli: munaalyanga ekyengera kyagwo nga mukiggya mu nnimiro.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwaka ogwo gwonna gunaabanga gwa kujaguza era mutukuvu gye muli. Munaalyanga ebyo bye gubaza gwokka mu nnimiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga jjubiri; gunaabanga mutukuvu gye muli: munaalyanga ekyengera kyagwo nga mukiggya mu nnimiro.