Leviticus 25:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Muyinza okubuuza nti: “Mu mwaka ogwomusanvu, bwe tuliba nga tetusiga na kukungula, tulirya ki?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muyinza okubuuza nti, ‘Bwe tutaasigenga era ne tutakungulanga, kale mu mwaka ogw’omusanvu tunaalyanga ki?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era muyinza okwebuuza nti, ‘Mu mwaka ogw'omusanvu tulirya ki nga tetusize so nga tetukungudde?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye muyinza okwebuuza nti munaalyanga ki mu mwaka ogw'omusanvu, nga temusize era nga temulina kye mukungula?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe munaayogeranga nti Tulirya ki mu mwaka ogw'omusanvu? laba, tetulisiga, so tetulikungula kyengera kyaffe: