Leviticus 26:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘N'ekyo bwe kitalimala kubazza gye ndi, ne mwongera okunnwanyisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Era okukangavvula okwo bwe kutaabakyusenga kudda gye ndi, naye ne mweyongera okujeema,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era n'ebyo bwe binaalemwanga okubakomyawo gye ndi, ne mweyongera okubeera abakakanyavu gye ndi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“N'ebyo bwe binaalemanga okubakomyawo gye ndi, ne mwongera okumpakanya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'ebyo bwe binaalemwanga okubakomyawo gye ndi, naye ne mutambuliranga mu kuyomba nange;