Leviticus 26:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ne mu ebyo byonna bwe mutalimpulira, ne mwongera okunnwanyisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“N’ebyo byonna bwe binaalemanga okukyusa emitima gyammwe okumpulira, naye ne mweyongera okunjeemeranga;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era n'ebyo bwe binaalemwanga okubakomyawo gyendi, ne mweyongera okubeera abakakanyavu gyendi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Era ebyo bwe binaalemwanga okubagonza, naye ne mwongera obutampulira n'okumpakanya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'ebyo byonna bwe binaalemwanga okubampuliza, naye ne mutambuliranga mu kuyomba nange;