Leviticus 26:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mulirya ennyama ya batabani bammwe ne bawala bammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulirya batabani bammwe ne bawala bammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munaalumwanga nnyo enjala, ne mutuuka n'okulyanga abaana bammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaalumwanga nnyo enjala, ne mutuuka n'okulyanga abaana bammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era munaalyanga ennyama ya batabani bammwe, n'ennyama ya bawala bammwe gye munaalyanga.