Leviticus 26:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mulizikiririra mu mawanga, ensi y'abalabe bammwe eribabwebwena.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulisaanawo mu mawanga; ensi z’abalabe bammwe ziribamira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era munaafiiranga mu mawanga, n'ensi y'abalabe bammwe eneebalyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaafiiranga mu mawanga, ne mumiribwa ensi y'abalabe bammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era munaazikiriranga mu mawanga, n'ensi y'abalabe bammwe eneebalyanga.