Leviticus 26:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Bwe balyatula ebibi byabwe n'ebya bajjajjaabwe, enkwe zaabwe n'okunnwanyisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye bwe baneenenyanga ebibi byabwe n’ebyonoono bya bakitaabwe n’obunnanfuusi bwabwe gye ndi n’obujeemu bwabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye bwe banaayatulanga obutali butuukirivu bwabwe n'obutali butuukirivu bwa bajjajjaabwe bwe bansobyako nga tebatambula nange;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye bazzukulu bammwe bwe banaayatulanga ebibi byabwe n'ebibi bya bajjajjaabwe abampakanya ne banjeemera
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era banaayatulanga obutali butuukirivu bwabwe, n'obutali bu tuukirivu bwa bajjajja baabwe, mu kusobya kwabwe kwe bansobyako, era nga tebaatambula nange,