Leviticus 26:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino ge mateeka, ennamula n'ebiragiro Omukama bye yassaawo wakati we n'Abayisirayeli ku lusozi Sinayi ng'ayita mu Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ago ge mateeka n’ebiragiro n’amateeka amakulu Mukama ge yakolera abaana ba Isirayiri, nga bwe yalagira Musa, ku lusozi Sinaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ago ge mateeka n'ebiragiro Mukama bye yassaawo wakati we n'abaana ba Isiraeri, ku lusozi Sinaayi ng'ayita mu Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ago ge mateeka n'ebiragiro bye yaweera Abayisirayeli ku Lusozi Sinaayi, ng'ayita mu Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ago ge mateeka n'emisango n'ebiragiro Mukama bye yassaawo wakati we n'abaana ba Isiraeri ku lusozi Sinaayi n'omukono gwa Musa.