Leviticus 27:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Agireese bw'ayagalanga okuginunula, ku muwendo ogubadde gugibaliriddwamu ayongerangako ekyokutaano kyagwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nannyini nsolo bw’anaabanga ayagala okuginunulayo, anaasaniranga okugattako ekitundu ekimu ekyokutaano ku muwendo gwayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bw'anaayagalanga okuginunula, kale anaagattangako ekitundu kyayo ekyokutaano ku muwendo ogwagisalirwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Agireese bw'anaayagalanga okuginunula, anaasasulanga omuwendo gwayo, n'agattako n'ekimu ekyokutaano eky'omuwendo ogwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okununula bw'anaayagalanga okuginunula, kale anaagattangako ekitundu kyayo eky'okutaano ku bintu by'olamudde.