Leviticus 27:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Singa oli yeeyama okuwa ennimiro naye nga yagula ngule, eteri ku butaka bwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omusajja bw’anaawangayo eri Mukama Katonda ennimiro gye yagula, etali ku ttaka lye ery’obwannannyini,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Omuntu bw'anaawangayo ennimiro eri Mukama gye yagula obuguzi, nga si ya butaka bwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu bw'anaawangayo eri Mukama ennimiro gye yagula obuguzi nga teyagisikira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bw'anaatukuzanga eri Mukama ennimiro gye yagula, eteri ya mu nnimiro ya butaka bwe;