Leviticus 27:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli bw'ayagalanga okununula ebyekkumi bye, ku muwendo gwabyo ayongerangamu ekyokutaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu anaayagalanga okununula ku bitundu bye eby’ekkumi, anaagatangako ekitundu kimu kyakutaano ku muwendo gwakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era omuntu bw'anaayagalanga okununula ku bitundu bye eby'ekkumi, anaagattangako ekitundu kyabyo ekyokutaano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu bw'anaayagalanga okununula ku bitundu ebyo eby'ekkumi eby'ebirime bye, anaasasulanga omuwendo ogubigyamu, n'agattako n'ekimu ekyokutaano eky'omuwendo ogwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omuntu bw'anaayagalanga okununula ku bitundu bye eby'ekkumi, anaagattangako ekitundu kyabyo eky'okutaano.