Leviticus 27:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino bye biragiro Omukama bye yalagira Musa mu lusozi Sinayi abigambe Abayisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ago ge mateeka Mukama Katonda ge yawa Musa ku lusozi Sinaayi agategeeze abaana ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo bye biragiro, Mukama bye yawa Musa olw'abaana ba Isiraeri ku lusozi Sinaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bye biragiro, Mukama bye yawa Musa ku lusozi Sinaayi ku lw'Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo bye biragiro, Mukama bye yalagira Musa olw'abaana ba Isiraeri ku lusozi Sinaayi.