Leviticus 3:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Oba mbuzi nduusi nga gy'aweerezza, agireetanga mu maaso g'Omukama,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Ekiweebwayo kye bwe kinaabanga embuzi, anaagiwangayo ng’ekiweebwayo eri Mukama;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era bw'anaawangayo embuzi, anaagiweerangayo mu maaso ga Mukama;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu bw'anaawangayo embuzi, anaagiweerangayo mu maaso ga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oba ng'awaayo embuzi, anaagiweerangayo mu maaso ga Mukama: