Leviticus 4:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye eddiba n'ennyama yonna, omutwe n'ebigere ko n'obusa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye eddiba lya sseddume eyo n’ennyama yaayo yonna, n’omutwe gwayo, n’amagulu gaayo, n’eby’omu nda byayo nga n’ebyenda kwebiri, awamu n’obusa bwayo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eddiba ly'ente, ennyama, omutwe, amagulu, eby'enda n'obusa bwayo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye eddiba lyayo, n'ennyama yaayo yonna, n'omutwe gwayo, n'amagulu gaayo, wamu n'ebyenda byayo, n'obusa bwayo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eddiba ly'ente, n'ennyama yaayo yonna, wamu n'omutwe gwayo, n'amagulu gaayo, n'ebyenda byayo, n'obusa bwayo,